Obujjama bususse e Bwayise
Abatuuze mu Zoni Tebuyoleka mu Bwaise mu gombolola ye Kawempe bali ku bunkenke olw’obujama obuyiitiridde mu kitundu kyabwe obuyinza n’okubaviirako okukwatibwa endwadde eziva ku buligo.
Abatuuze bagamba nti basoloozzebwamu ensimbi ez’okuyoola kasasiro, kyoka ebbanga liyiise nga tebalaba ku bimotoma bimutwala.
Meeya wa Kawempe Division Emmanuel Sserunjogi agambye nti omutawaana guvudde ku mmotoka eziyoola kasasiro ezitakyamala