OBUBBI BW'ENTE: E Kasanje–Masaka poliisi etasizza bana
Poliisi etaasizza abavubuka 4 ku batuuze b’e Kasanje mu Masaka ababadde baagala okubamiza omussu.
Kino kidiridde okubateebereza okwenyigira mu bubbi bw’ente emmotoka mwebabadde bantambulira bwetubiridde mukisenyi abatuuze webabasanze.