OBADDE OGUTWALA WA? : Abadde atuzizza omulambo mu mmotoka akwatiddwa
Poliisi e Banda mu gombolola y’e Nakawa eriko omusajja gw’ekutte n’omulambo mu mmotoka nga agutuuzia bulungi mu mutto gw’emotoka.
Ono okumukwata, abatuuze bebatemeza ku poliisi nayo eyanguye okumukwata.