MWEBALE : Muwanguzi ne kitaawe bakwasiddwa ennyumba yabwe
Mzeei Aloysius Bangula olwaleero asiibuddwa mu ddwaliro gyabadde ajjanjabibwa e Mukono, era agenze butereevu ku nyumba yye abalabi ba Spark Tv gyebaamuzimbira. Ono abugaanye essanyu era nga ebakwasiddwa n’emutabani we Kaziro Muwanguzi ow’emyaka 12 gwetwakulaga eyali amujjanjaba. Katubalabe.