KCCA ewereddwa obuwumbi 3000
Minisita omubeezi ow’ensonga za Kampala ategeezeza nga bwebamaze okufuna ensimbi obusse 3 ez’okukola enguudo mu nteekareeka ya Kampala n’emiriraano mu nteekateeka eyatuumibwa Greater Kampala metropolitan area Urban development program. Ono agamba essira ligenda kusinga kuteekebwa ku nguudo ezifuluma ekibuga Kampala.