ETTEMU E KABOWA-LUBAGA: Poliisi ezudde ebisigalira by'omuntu mu maka g'omutuuze
Poliisi eliiko ebisigalira by'omuntu by'ezuude mu kinya kya toilet e Kabowa mu division y'e Lubaga.
Ebisigalira bino bisangiddwa mu maaka ag'omutuuze omu ategerekese nga Charles Tumawine nga mutuuze w'e Kabowa mu Ssimbwa zooni.
Guno gubade murundi gw'akubiri nga poliisi ezuula omulambo mu maka gano.