ENTIISA E KANGULUMIRA -KAYUNGA : Abakuumi babiiri- battiddwa mu bukambwe
Poliisi e Kayunga tandise okuyigga abatemu abakakkanye ku bakuumi b’e kifo awasubibwa e Mmotoka ne Pikipiki nebabatta. Bino bibadde Nakirubi mu town council ye Kangulumira era nga abatemu bano baatutte pikipiki bbiri ekika kya Bajaj.