ENSI KULABA : Shakira Nakasi yaggyira mu nyumba
Mu Ensi Kulaba, katulabe omukyala Shakirah Nakasi omutuuze w’e Mulago mu Kawempe eyasimattukamu omuliro ogwava ku musubaawa ogwayokya enyumba enyumba mweyali yeebase. Ono olw’enfanana ye, yekokokola engeri abantu gyebamuyisaamu olw’okukutukako engalo.