ENSI KULABA :Kamya anyumya bwe yafuna obulemu
Olwaleero mu Ensi Kulaba katulabe Steven Kamya omutuuze w’e Kawempe nga atunyonyola engeri gyeyafunamu ebbango ku myaka munaana. Kamya agamba nti kajja nga akatulututtu mu mugango, nerifuuka ekirwadde ekyamuviirako ebbango n’okutuusa kati.