EKIKWEKWETO MU LUBIGI : NEMA ekalambidde, tewali gwetaliza
Ab'ekitongole ki NEMA bakutte olunaku olw’okubira nga basengula abantu abesenze mu lutobazi lwa Lubigi.
Olwaleero basanze okuwakanyizibwa okwamanyi olwa abantu abasangiddwa mu lutobazi luno okukalambira nga bwebaafuna olukusa olukoleramu.