E Mityana omusajja akubye mukyala we emiggo n'amutta
Abatuuze ku kyalo Kyakosi ekisangibwa mu tawuni kanso y’e Sekanyonyi mu disitulikiti y’e Mityana bakeeredde mu nsisi mutuuze munaabwe okukakkana ku mukyala we n’amuligita emigoba nte okutuusa lwa musse.
Bano baasose kufuna butakkaanya mu kiro omusajja kwe kukakkana ku mukyala we n’amukuba.
Ono Poliisi emukutte.