E Jinja, waliwo enteekateeka y'okubangula abawala
Mu kwongera okutumbula omutindo gw’abaana abawala n’okubawa obuvumu okulwanirira eddembe lyabwe, e Jinja waliwo enteekateeka etandikidwaawo nga abayizi bayita mukukubaganya ebirowoozo ku bigenda mu maaso mu ggwanga
Abakulidemu enteekateeka eno ebadde ku somero li Kiira College Butiki bagamba enkola ng’eno ewa abaana abawala obuvumu obutatya kwogera ku bibaluma.