E Butayunja abatuuze basiibye mu bulungi bwa nsi
Abatuuze mu district y’e Mityana bakedde kuggwa kiyifuyiifu ku luguudo olugatta Mityana ku Gomba ne bakola bulungi bwansi, nga bagamba lubadde lujjudde ebinya. Oluguudo luno lusinga kukozesebwa abasuubuzi abatambuza ebirime, kyoka embeera gyerubaddemu nga tebasobozesa kukakkalabye mirimu gyabwe