DIT etandise okugezesa obukugu bwa ba NWSC
Abayizi 29 okuva mu kitongole ky'amazzi ki National Water and Sewage cooperation Batandise okugezesebwa ab'ekitongole ko DIT ku bukugu bwe bazze bafuna nga bakola. Batubuulide nti kino kigenderedwamu kubongera bukugu obunabasobozesa okuduukirira amangu ebitundu ebitalina mazzi. Abakozi bano oluvanyuma bakuweebwa amabaluwa agakakasa bye baayiga.