Bannakibiina ki FDC ab’ekiwayi ky’e Najjanankumbi bawakanyizza ebikoleddwa bannakibiina kyabwe
Bannakibiina ki FDC ab’ekiwayi ky’e Najjanankumbi bawaganyizza byonna ebigenze mu maaso ebikoleddwa bannakibiina kyabwe mwebasaliddewp n’okuwumuzza pulezidenti w’ekibiina kino Patrick Oboi Amuriat ne Ssabawandiisi Nathan Nandala amafaabi. Bano bagamba byebakoze bamaze biseera kuba tebiri mu mateeka, nga nababikoze, ekibiina tewali wekibalambikira kukola mirimu gyebakoze