BABIRI BAFIRIDDE MU MUKONO GYA POLIISI : Omu yeetuze, omulala ekyamusse kikyatankanibwa
Abasibe babiri bafiiridde mu mikono gya poliisi e Masaka ne Bukomansimbi. Omu kubano poliisi egamba yagenze okuleetebwa nga akubiddwa mizibu egyamusse ate omulala ow’ebukomansimbi yye yeetugidde mu kaduukulu.