Akatale k'e kabagarame - Busenyi kayidde: Abasuubuzi n'abakakoleramu basobeddwa
Abasuubuzi b’embizi mu Katale k’e Kabagarame akasangibwa mu Ward wa Ruharo mu Munisipaali ya Ishaka e Bushenyi basobeddwa oluvanyuma lw’omuliro okukwata akatale kaabwe.Ebintu bya bukadde bisirikiddemu mu muliro guno.