Abatuuze a Buikwe bagobye abakulembeze baabwe
Abatuuze b’e Bulumagi mu divizoni y’e Nyenga mu disitulikiti y’e Buikwe bebavudde mu mbeera nebagoba abakulembeze baabwe nga babalanga kubajooga, okubalengeza n’okwenyigira mu bumenya bw’amateeka ku kyaalo. Mu lukiiko lw’ekyalo olutuuziddwa, bamaliriza balonze abakulembeze abagya.