Abalina ebyambalo nga ebya poliisi balabuddwa: Poliisi egamba kiweebula ekifaananyi kyayo
Poliisi erabudde bannabyabufuzi ne kampuni z’obwananyini enkuumi okukomya bunnambiro okwenanika ebyamabalo ebyefananyizirizaako ebyaayo.
Poliisi okusinga enokodeyo bavubuka bannakibiina ki National Unity Platform , bakanyama kko n’abalala nga bano batuuka n’okuwamba emirimu gya poliisi gamba nga okulagirira emmotoka ku nguudo nga bebawagira bayitawo.
Omwogezi wa National Unity Platform Joel Ssenyonyi bano abaanukudde.