Abakyala bawabuddwa ku geri y’okugaziya emirimu gyabwe
Ekitongole ekikola ku by’okuwandiisa amakampuni ki Uganda registration services bureau kiwabudde abakyala abakola bu bizinesi obutonotno ku butya bwebayinza okugaziya emirimo gyabwe.
Bano basabidwa okufuba okuluba nga bewandiisa nga kampuni ezeetongodde, nga kw’ogasse okufaayo okukekkereza, kko n’okutereka