Abakyala baagala ebikozesebwa mu kulima bigyibweko omusolo
Abakyala abalimira awafunda bayite ba smallscale farmers basabye gav’t esale ku muwendo gw’ensigo n’eddagala ly’ebakozesa ku birime kuba bisusse ebeeyi.
Okwogera bino, babadde mulukung’aana lw’abakyala abalimi olw’omulundi ogw’okusatu ku Eureka Hotel e Ntinda mu Kampala.