Abakulembeze e Mityana batabukidde abakola enguudo
Abakulembeze mu Mityana bavudde mu mbeera ne baagala okugajambula bakontulakita olw’okukola enguudo mungeri eya gadibyengalye
Bano babade balambula enguudo eziri mu kukolebwa gyebazuulidde nti kino kiviiriddeko namazzi okukulukutira mu bantu ekiteeka obulamu bwabwe mu mattiga.