Ab'ebyokwerinda basabiddwa okweddako mu kutyobola eddembe ly'obuntu
Akulira abeepisikoopi mu ggwanga era nga ye mulabirizi ow’essaza lya Kiyinda Mityana Anthony Zziwa asisinkanye abakulu okuva mu bitongole ebikuuma ddembe mu kitundu kya Wamala kko n’abakulembeze mukusaba kw’okuyitimusa eddembe ly’obuntu mu kitundu kino.
Ono asabye ab’eby’okwerinda okweddako ku bikolwa by’okutyoboola eddembe ly’obuntu.