OKUBALA BANTU MU KIRO: Abatambuze n'abavuga loole babaliddwa
Mu kiro ekyakeeseza enkya ekitongole ekikola ku byemiwendo ki UBOS kyasuze kibala bantu okwetoloola eggwanga lyonna nadda eri abo abatalina webaasuze aw’enkalakkalora. Samuel ssebuliba yatambudde nabamu ku baabadde mu kubala kuno - katubuulire ebyabaddeyo