ZUNGULU: Mao agamba omulogo eyaloga DP alabika yasengukira mu FDC okugitabangula
Okuva ekibiina kya FDC lwekyeyawulamu ebiwayi, tubadde tulindiridde n'essanyu okumanya ebibiina by'obufuzi ebirala ekiwayi kyebiwagira. Nobert Mao owa DP agamba nti ye ku kyalaba, omulogo eyaloga DP alabika yasengukira mu FDC okugitabangula.Linda olabe ensonga abakazi gyebawadde lwaki baava dda ku basajja, ne babaleka bakole bye baagala.