Yiino emboozi ye yatandika enkola y'okulamaga mu Ankole
Jackson Magundu ow'emyaka e 79 omusajja eyatandika enkola y'okulamaga ku bigere mu kitundu kya Ankole alojja okusomozebwa kweyasooka okusanga. Ono omutuuze w'okukyalo Kamukuzi mu kibuga Mbarara wabula musanyufu nti ekintu kyeyatandika ng'asekererwa kati kifuuse ensonga.