Wuuno owa East Rwenzori eyazimba eddwaliro ng’asolooza 2,000
Omulabirizi wa East Rwenzori George Turyasingura yeegulidde erinnya “Ly’omulambirizi ow’ebyenkulaakulana” oluvannyuma lw'okukunga abakulisitaayo ne bazimba eddwaaliro eriri ku ddaala lya Health Centre III nga abakungaanyamu enkumi bbiri bbiriKino baakikolera omwaka gumu okuva mu 2022 okutuusa 2023 era kati lyatandika okujjanjaba abantu mu kitundu.