Wuuno Grace Nyakato atendeka abayizi mu kulima ebirime eby’enjawulo
E Kigalama, mu district y’e Kabarole eliyo omukazi Grace Nyakato alina ennimiro okuli ebilime eby’enjawulo, okulima kumuwadde etuttumu, nga mukiseera kino yatandika n’okutendeka abayizi. Okutandika okulima, gwali mwaka gwa 2015, maama we bweyalwaala ekilwadde ky’omutima abasawo nebamulagira atandike okulya enva endirwa ne dagala ly’ekinansi oba herbs.