UCDA: Okuwandiisa abalimi b’emmwanyi kugendererwamu kutuukiriza bukwakkulizo bw’akatale
Ekitongole ekivunaanyizibwa ku mutindo gw'emmwanyi ki Uganda Coffeet Development Authority, kyongedde amaanyi mu kaweefube w'okulaba ng'abalimi b'emmwanyi mu ggwanga bajjumibrwa okuwandiisibwa okugenda okutandika gye bujjakoLeero kisisinkanye ab'ekibiina ekigatta enzikiriza ki Inter - religious Council of Uganda okwongera okulaba engeri enteekateeka eno gyegenda okutambuzibwamu Bano basambazze ebyogerwa nti kino kigendereddwamu kusobozesa URA okusolooza emisolo mu balimi b'emmwanyi.