Tonny Mawejje agamba okusalawo okunnyuka omupiira tekiba kyangu
Tonny Mawejje eyaliko omusambi wa Uganda Cranes yanyuse omuzannyo ogw’okusamba omupiira ssabiiti ewedde nga alabikka nga akyalina embavu. Ono wannyukidde omupiira abadde asambira tiimu ya Uganda Police nayo eyaziddwayo mu kibinja eky’okubiri ekya Big Liigi. Twogedeko ne mawejje netumubuzza ekyamutanudde okuwumula saako enteekateeka ze ez'omumaaso.