TAKISI EGUDDE MU SSEZIBWA :Dereeva n’omwana ow’omwaka ogumu bafudde
Abantu babiri okuli omugoba wa taxi n’omwana ow’omwaka ogumu n’ekitundu bebafiiridde mu kabennje k’emotoka egudde mu kitoogo ky'omugga Ssezibwa olwaleero. Emotoka ebadde eva Gayaza nga eyolekera Kamuli nga eyitidde ludda lwe Kayunga . Akabenje kano kavudde ku mmotoka eno kwabika mupiira . Twogedde nabasimattuse akabenje kano.