Ssenyonyi yennyamidde olw’ebbula ly’abalamuzi e Masaka
Akulira oludda oluvuganya gavumenti mu Palamenti Joel Ssenyonyi akukkulumidde ekitongole ekiramuzi olw'okubasindika balamuzi bamala e Masaka ekivuddeko bangi okulemererwa okufuna obwenkanya . Ssenyonyi bino abyogeredde Masaka gyabadde agenda okulambula ku bannakibiina ki NUP abali ku misango egyenjawulo .