SSEGIRINYA NE SSEWANYANA: Baddukidde mu kkooti ejulirwamu
Okuwulira okwemulugunya okwatwalibwa mu kkooti ejulirwamu ababaka Muhammad Ssegirinya ne Allan Ssewanyana , tekutandise nga bwekyabadde kisuubirwa oluvanyuma lw’omuwaabi wa Gavumenti Joseph Kyomuhendo okukibateekako nga ensonga bwebazitutte mu kkooti enkyamu.
Ssewanyana ne Ssegirinya baamakala emyezi mwenda mu nkomyo.