Ssaabasumba Jonah Lwanga wa kuziikibwa ku Mmande eya wiiki ejja
Oluvanyuma lw'okulagaalaganya kati kikasiddwa nga omubiri gw'omugenzi Ssaabasumab Jonah Lwanga bwegwokutuusibwa kuno ku lwomukaaga lwa wiiki eno olwo aziikibwe ku Baraza. Abakulu ku Ekleziya e Namungiina wamu ne Minisita w'ebyamawulire Dr Chris Baryomunsi bebategeezezza eggwanga olwaleero.