PARISH DEV’T MODEL: Nabbanja abangudde ab’e Kakumiro ku ngeri y’okuganyulwa
Ssaabaminisita Robina Nabanjja ategegezeeza abakulebeze ku mitendera egyenjawulo mu disitulikiti ye Kakumiro nga bwebalina okukyusa endowoza zabwe naddala ku pulogulamu ya gavumenti eya parish model kisobozese abantu bebakulembera okugiganyurwamu. Kino kidilidde pulogulamu za gavumenti ezenkulakulana obutatambula bulungyi olwabakulembeze okwesulirayo ogwanagamba. Nabanjja wamu n'abakulembze abenjawulo basomesa abakulembeze be Kakumiro ku nteekateeka ya parish model.