OMUSENYI GW’OMU LWERA: Ssentebe wa disitulikiti y’e Mpigi atabukidde abagusima
Mu kaweefube w’okutaasa obutonde bw’ensi Ssentebe wadisitulikiti y’empigi Martin Ssejjemba ng’ali wamu n’olukiiko lwe balambudde ebifo awasimwa omusenyu nebabaako ne kampuni zebayimiriza nga abagamba bbo nga distulikti tezibeyanjuliranga nti ziri mu murimu guno. Bano batandikide mu Lwera mu Ggombolola ye Nkozi.