Omukululo gwa Dr Cyrian Lwanga gweyoleka
Omugenzi Dr. Cyprian Kizito Lwanga yasooka kusumba ssaza lya Kasana Luweero alyoke asindikibwe mu ssaza ekulu ery’e Kampala. Wikki eno tuzze tulaba obumu ku buweereza bwe - olwaleero katulabe ebimu ku bye yasookerako bw’eyafuulibwa omusumba w’e Kasana Luweero