OKWOLEESA E QATAR abaana ba ‘’ghetto‘’ boogedde byebaalaba
Abaana ba Ghetto kids baakomyewo okuva e Qatar gye baabadde nga boolesa ku bikujjuko ebyenjawulo mu mpaka z'ekikopo kye nsi yonna.Tubakyaliddeko mu maka gaabwe e Makindye ne batubuulira bwe byatambudde mu nnaku 16 ze baamazeeyo .