Okwogera ku by'obufuzi, Ssenyonyi agamba ssi kirungi kukugira bannaddiini
Akulira oludda olugunya mu paalamenti Joel Ssenyonyi atendereza bannadiini abavaayo ne bavumirira ebikyamu ebikolebwa mu ggwanga.Ssenyonyi agyamba nti sikyabuvunanyizibwa kukugira bannadiini okwogera kuby’obufuzi mukubuulira kwabwe kubanga kiyamba abali mu bifo by’obukulembeze okwongera okwetereeza ne bakola ekibasuubirwaamu.Bano babade ku Kkanisa y’omutukuvu Paul e Kulambiro e Nakawa bwebade ejaguza okuweza eyaka 92