OKWEMULUGUNYA KU KAMYUFU:Ab’emisango egy’asaliddwa basanyufu
Banna NRM abawerako batandise okubinuka amasejjere oluvannyuma lw’akakiiko akateekebwawo okuwulira okwemulugunya ku byava mu kamyuufu k’ekibiina okutandiaka okutyemula emisango egiwerako.
Betwogeddeko beebo akakiiko ebakakasizza ku buwanguzi kyokka abawanguddwa era abayinza obutaba bamativu n’ensala ez’akakiiko kano kamera zaffe bazeebalamye.