OKUZIIKA OULANYAH: Eby’okwerinda binywezeddwa mu Omoro
Mu Distulikiti ye Omoro Oulanyah gyava entekateeka z'okuziika nayo zigenda mu maaso, omuli nokutereeza n’ennyumba gyabadde azimba omulambo gwe mwegugenda okuteekebwa, nga tanaziikibwa. Ebyokwerinda byo byongedde okunywezebwa mu kifo kino ng’amagye ne poliisi gali buli wamu.