OKUTENDEKA ABA BODA-BODA MU KAMPALA: Enteekateeka efulumye, ekoma mwezi gujja
Abavuzi ba boda boda abakolera mu Kampala baakutandika okutendekebwa ku bikwatagana n'okuvugira ku nguudo okutandika nga 28th omwezi guno okutuusa ku nkomerero ya December. Okutendeka kuno kusinzidde ku kubala kwa Boda-boda okwakolebwa ekitongole ki KCCA ekyasanga nga abavuzi 157 bokka bebaali basaanidde okuvugira ku nguudo ku abo 42,000 abaabalibwa