Okulwanyisa ekibbattaka: Mayanja atongozza enkola y’okunoonya ebyapa eya digito
Ministry y'eby'ettaka etongozza enkola y'okunoonya ebyapa eya digito okuyambako okukendeeza ku bubbi bw'ettaka obususse mu district eno. Mu nkola eno, omuntu asobola n'okweyambisa essimu ye okulondoola ettaka lye okukakasa nga tewali atabula kyapa kye. Eno etongozeddwa minisita omubeezi ow'eby'ettaka Sam Mayanja.