OKULWANYISA EBOLA: Ab’e Mubende balambuluddde ku nteekateeka ze bataddewo
Ate okuvaako mu disitulikiti ye Mubende ekirwadde kino gyekisimbye amatanga , abaayo batubuulidde enteekateeka zebakola omuli n'ekifo kyebagenda okuteewo ku ddwaliro lino okusobola okutteekamu abo abasangibwamu ekirwadde kino.