Okulonda e Mubende, eddiini n’amawanga byakusalawo kinene mu kalulu ka 2026
Eddiini, amawanga n’obuwagizi eri ekibiina ekiri mu buyinza bye bimu kubitunuuliddwa ng’ebigenda okusinzirwako mu kusalawo abakulembeze mu disitulikiti ye Mubende.Barbara Nalweyiso ayogeddeko n’abatunuulira ebyobufuzi mu kitundu kino okwongera okunnyonyoka ensonga zino