OKULINNYIRIRA EDDEMBE LY’OBUNTU: Aba EALA baagala emisango giwulirwe kkooti y’omukago
Ababaka mu palamenti y’omukago gwa East Africa baagala kooti y’omukago ekirizibwe okuwozesa emisango gy’okutyobola eddembe ly’obuntu. Bano ekiteeso bakiyisizza mu palamenti yabwe etudde mu kibuga Arusha e Tanzania. Omusasi waffe Jjingo Francis yalina ebisingawo.