OKULAMAGA E NAMUGONGO: Abava e Fort Portal bayingidde Mityana
Abalamazi okuva mu ssaza lye Fortportal abategesi bolunaku lwabajulizi kuludda lwabakatoliki akawungezi kaleero basimbudde okuva e Mityana mulugendo lwabwe lwebaliko okutuuka ku kiggwa kyabajulizi e Namugongo