OKUKWATIRA NUP BENDERA: Akakiiko kasunsudde ab’e Gomba, Mpigi ne Butambala
Akakiiko akavunanyizibwa mukusunsula abegwanyiza kaadi ya NUP kubifo ebyenjawulo kasekeredde ba Semugayavu abalowooza nti okuteetera n’abamu kubakulu mukibiina kyekigenda okubayisaawo. Bino abakulu ku kakiiko kano babyogeredde mu disitulikiti ye Mpigi gye basiibye nga basunsula abaagala okukwatira NUP bendera.