Manya engeri y’okuyambamu abaagala okwetta | OBULAMU TTOOKE
Ekirowoozo ky’okwejja mu bulamu bw’ensi bangi bawulira kiwulire ne beebuuza kituukawo kitya. Olwaleero omukugu mu mbeera z’obwongo annyonnyola engeri enzenjawulo okwoyinza okulabira nti munno ali muntekateka z’okugezako okwejja mu bulamu bw’ensi era omuyamba otya obutakitukiriza.