OKUKUNGUBAGIRA OULANYAH: Palamenti etenderezza emirimu gye mu lutuula olw’enjawulo
Palamenti ng'eyita mu lutuula olwenjawulo etendereza emirimu gy'abadde sipiika Jacob Oulanyah. Nga bumukungubagira, ababaka ab’enjawulo beyamye okulabira ku mugenzi okunyweza n'okugoberera enfuga y'amateeka. Buli mubaka wakusalwako akakadde kamu ku musaala nga zakulabirira abaana ba Oulanyah.